News

WAABADDEWO akanyoolagano e Wandegeya nga Polof. Badru Kateregga owa Kampala University atutte abaana 3 okuli n’abalongo okubakebera endagabutonde (DNA) akakase oba ddala babe.
"Okufuna omusajja omulala nakikola nkigenderedde nkulumye omanye bwe kiruma" ...
Ekitongole ky'ensi yonna ekya Global Alliance for Improved Nutrition kitongozza kaweefube ow'okulya ebivaavava ng'ono atuumiddwa " Vegetables for All" "Maama ow'akabi " n'ekigendererwa eky'okukubiriza ...
Munnamawulire munnaffe Backer Mulimira agattiddwa ne mukyala we mu ggwanga ly'America ...
PULEZIDENTI Museveni akyamudde abantu be Mityana mu kulambula enkola ya Parish Development Model ne pulojekiti za Gavumenti endala bwabayiyeemu omusimbi oguli mu buwumbi.
OKULWANIRA emmaali y'omugenzi Hajj Moses Katongole yali owa UTODA kusitudde buto mu bannamwandu, abaana n'abooluganda.
WAALI weebuuzizzaako ebintu omukazi by’ayagala mu bba? Nti era singa omusajja ogezaako okusoma ebirowoozo by’abakyala ayinza n’okusoberwa ku ddala abakazi kye baagala!
Bazudde n'ejjambiya ze bakozesa era gwe baakutte abatutte gye babadde bazitereka ...
EBIGEZO bya Bukedde ebya End of Term one Assessment eby’abayizi ba P7 byettaniddwa; abazadde, amasomero n’abaagala okutumbula ebyenjigiriza ne basabibwa okubigulira abayizi bamanye bwe bayimiridde.
OMULABIRIZI wa West Buganda omuggya, Rt. Rev Guster Nsereko akyusizza abaweereza okwongera okutumbula obuweereza.