This excitement follows the assurance provided by the USSSA Teso Zone executive team after conducting the final inspection of the facilities at the hosting schools.
ABAKULEMBEZE b’amawanga agali mu mukago g’obuvanjuba bwa Africa basabye okulwanagana okuli wakati w’amagye ga DR Congo n’abayeekera ba M23 kukomezebwe bunnambiro.
Mathematics had one of the biggest changes, with 28 of its topics either merged or removed from the syllabus ...
The sports fraternity is still mourning the sudden and tragic death of 30-year-old Vipers Sports Club forward, Abubakar Lawal, who died mysteriously last week after jumping from the fourth floor of ...
BAZZUKULU ba Lwomwa abeddira Endiga balambudde ebifo by’obuwangwa n’ennono mu kika kyabwe n’ekigendererwa eky’okubiteeka ku mutindo bisobole okufuuka ebifo eby’obulambuzi.
EbINTU ebibalirirwa mu bukadde bw’ensimbi byatokomokedde mu muliro ogwakutte ekifo kya Suppliers world, ekiriraanye Ugand Revenue Authority (URA) mu Jinja. Poliisi ezikiriza omuliro nga ...
Ssaabakunzi w’ekibiina kya NRM mu ggwanga, Rosemary Nansubuga Ssenninde agguddewo ofiisi z’ekibiina e Kyebando Nsooba n’akunga bannakibiina abaagwa ku kalulu akawedde okukomawo banoonyeze NRM obululu.
JJAJJA w’Obusiraamu Omulangira Kassim Nakibinge avuddeyo ku bisale by’amalwaliro ebiri waggulu ennyo n’asaba Gavumenti erwane ku nsonga eno ebisale bikkakkane.
Makalama’s remarks followed a 26-7 loss to Namilyango College in the U20 category of the schools’ rugby championship held in Budo on Sunday.
OMULABIRIZI w’e Namirembe Bp Moses Banja asiimye omubaka wa Namibia mu Uganda Godfrey Kirumira ne bagagga banne okumanya amaanyi ga Katonda ne basobolanga okumuddiza ku bugagga bwe yabawa nga ...
Abawagizi ba Ssuuna Ben owa Bukedde Fa Ma leediyo Embuutikizi, baamulaze omukwano ne bamukubagiza okufiirwa nnyina.
POLIISI e Kamuli eri mu kuyigga Derrick Mudiima agambibwa okutuusa obuvune ku musajja ow'emyaka 35, n'afiira mu ddwaaliro gy'abadde atwaliddwa , okufuna obujjanjabi.